Muzeyi Jjemba alabudde Walukagga . * Lwaki okozesa okozesa ebifananyi byanga awatali kusasula?
Jemba akyase enyo kumutimbagano olwe engeri gyasomamu ebirango ku bafu ategeezezza Sekanolya nti akimanyi bulungi nti kikyamu okukozesa ekifanyi kyo omuntu ngatakuwade lukusa kyoka bangi kubayimbi kati bagenda bakozesa ebifananyi bye awatali kumwebuzaako.
Ono agamba nti wakukugenda kumbuga namateeka awabire Walukagga eyamutade muluyimba lwe nga tamusasude kubanga teyafuna olukusa okuva gyaali nga mateeka muluyimba.
Jemba ategeezezza nti omuyimbi Gravity teka yeyali amtukirideko era namusasula okubeera muluyimba lwe , kyogamba nti kati ye Brand nene nga omuntu yena okuteeka ekifananyi lye atekeddwa okufuna olukusa okuva gyaali oba okumusasula.
Ono ayagala wakiri Walukagga amusasule obukadde 3 naye a sobole okufuna mukitone kye nga singa takikola amanyi amateeka kyebagala.
Wabula Jjemba avudeyo nategeeza nga ye bwatasulangawo makage nafamile nga abamu bwebabade babibugesa nti gyaali ewuwe era nti tanafuna ebirowoozo kyona kiva mukyaalo kuda mukibuga kubanga talina mulimu.
Ono agamba nti abogera benonyeza mawulire era nti tayinza okubagaana kwogera kubanga era tebalina byakwogera. Wabalusewo olutalo wakati wa Muzeyi Jjemba omusomi we ebirango no omuyimbi Sr. Mathieus Walukagga.