ebyamasanyu

lwaki Muzeyi Jjemba alabudde Walukagga?

lwaki Muzeyi Jjemba alabudde Walukagga?

Muzeyi Jjemba alabudde Walukagga . * Lwaki okozesa okozesa ebifananyi byanga awatali kusasula?

Muzeyi Jjemba celebu omusomi we ebirango kunyimbe alayidde okufiira  ku muyimbi Mathieus Walukagga  singa tamusasula sente oluvanyuma  lwokukozesa ebifananyi bye mu video yo oluyimba lwe nga yasose kumusaba.

Jemba akyase enyo  kumutimbagano olwe engeri  gyasomamu ebirango ku bafu ategeezezza  Sekanolya  nti akimanyi  bulungi nti kikyamu okukozesa ekifanyi kyo omuntu ngatakuwade lukusa kyoka bangi kubayimbi kati bagenda bakozesa ebifananyi bye awatali kumwebuzaako.

Ono agamba nti wakukugenda kumbuga namateeka awabire Walukagga eyamutade muluyimba lwe nga tamusasude  kubanga teyafuna olukusa okuva gyaali  nga mateeka muluyimba.

Jemba ategeezezza  nti omuyimbi Gravity teka yeyali amtukirideko era namusasula okubeera muluyimba lwe , kyogamba nti kati ye Brand nene nga omuntu yena okuteeka ekifananyi  lye atekeddwa okufuna olukusa okuva gyaali oba okumusasula.

Ono ayagala wakiri Walukagga amusasule obukadde 3 naye a sobole okufuna mukitone kye nga singa takikola amanyi amateeka kyebagala.

Wabula Jjemba avudeyo nategeeza  nga ye bwatasulangawo makage nafamile  nga abamu bwebabade babibugesa nti gyaali ewuwe era nti tanafuna ebirowoozo kyona kiva mukyaalo kuda mukibuga kubanga talina mulimu.

Ono agamba nti abogera benonyeza mawulire  era nti tayinza okubagaana kwogera kubanga era tebalina byakwogera. Wabalusewo  olutalo wakati wa Muzeyi  Jjemba omusomi we ebirango no omuyimbi Sr. Mathieus Walukagga.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });