Ekibinja kya batuuze okuva ekatwadd’ekisangibwa mu divisoni ya Nyendo – Mukungwe bawanjagidde bamusiga nsimbi okuva mumawang’agenjawulo nokusingira ddala okuva mu United Kingdom (U.K) okwetanira uganda olwembera enungi omuli obutebenkevu bweririna bwogeragenya namawang’amalala
.
Bino abatuuze babitegesezza nasisi womuntu saako nabamu kubakungu abavudde eU.K okuberawo ngabajulizi ngamukwano gwabwe omwana enzalwa eyomulitundu Kruth Mwanje Muhammad bweyabadde akuz’amazalibwage ngawezza emyaka 50 egyobukulu kunsi mumaka gakitawe Jamad Ssebowa munnakibina kya NRM lukulwe mubendobendo lye Masaka.
Lameck Walakira omukubaganyiddwa mu pulojekiti ezaletebwa Kruth Mwanje ngali wamu nemikwanogye okuva eSweden abegatira mukibina kya sweduga ngakyabanazako enaku olwamazzi agali agebiddiba byebanywanhamu nente saako nokubakenderezza kungendo empavu abazadde saako nabayizi zebatambulanga okukim’amazzi nebabasimira nayigondo kubyalo ebisoba mumusanvu.
Walakira agambye Mwanje nebamusiga nsimbi bakyusizza ebyenjigirizza byekitundu ngababazimbidd’essomero ngalati abayizi ababadde tebalina mukisa gwakugenda kussomero embera yabwe yaterera kubanga ebintu ebisinga obungi babawa byabwerere nasaba nabala bamusiga nsimbi abalina omutima omulungi okusituliramu okukwasizzako bannauganda wekibera kyetagisizza.
Muzee Jamad Ssebowa ngono yetaata wa Kruth yagambye nti ebanga lyeyamala ngatalaba ku mutaabaniwe bweyamulaba yamunazako enaku yonna saako nokulaba ngakulakulanya nebagandabe bona ewatali kusosolamu nasaba katond’amuwe kyasinga okwagala.
Kruth Mwanje Muhammad yabazizza mikwanogye okwabadde Callum, Damien, Josh, Simon, Francis Mukabi nemukyalawe Lucy, John Mbiriri nemukyalawe Nancy, John Githae nganono yaze nemukyalawe Rose, Zakayo, Ian Clements, abaanabe okuli children Shaddai, Jeddydah ne Elyonnah nawera okugenda maaso nokukulakulanya ekitundu saako nokuleta bamusiga ensimbi abenjawulo
Dr Balasio Kabugo owa Bulamu Hospital ngayeyabadde omugenyi omukulu yagambye nti Kruth akyusizza ebyobulamu kukitundu ngabazimbiddewo eddwaliro ngabafuna obujanjabi obwomulembe kubeeyi ensamu samu ngakino kiyambye kinene nabamu ababadde batambul’amatumbi budde olugenda eMasaka okuvuna obujanjabi .