Amawulire

Abakyala abajjuvu bakoze SACCO

Bya Drake Ssentongo

KIBOGA

Chrisitine Kaaya Nakimwero omubaka omukyala akiikirira disitulikiti y’e Kiboga mu paliyament abakyala baayo yabakozeemu omulimu ne batandikawo SACCO emanyiddwa nga Kiboga Women Savings and Cooperative Society Ltd (KIWOSA).

Banno bagguddewo ofiisi za KIWOSA mu kibuga kye Kiboga ku mukolo ogwasombodde abantu omwabadde n’ababaka mu paliyament abawerako naddala okuva mu kibiina kya NUP.  “Eno SACCO ssi ya NUP wabula y’abakyala bonna abawangalira mu Kiboga,” bwatyo omugenyi omukulu era omubaka omukyala owa Kassanda, Flavia Kalule bwe yategeezezza.

Ekizimbe okuli ofiisi za KIWOSA mu kiboga

“Tubiddwa nnyo mu bibiina ebiwerako naye kino omubaka mwali kitukolera,” bwatyo omukyala omu bwe yayogedde.  Nakimwero ye muyima wa KIWOSA era omubala gwabwe guvuga nti ‘Omukyala omujjuvu’.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });