Ekinaala kwebaali basaabalira kyali kiva ku mwalo gwe Ntuuwa nga kigenda Kasenyi e Ntebbe.
Kyaliko abantu 34 n’emigugu.
Abantu 9 baanunulwa.
Nga 05/Aug/2023 emirambo 8 gyegyalabika
- Nankya Winnie emyaka 29.
- Rugose Zam Mutesi Angel emyaka 35.
- Nabisele Galdyce emyaka 40.
- Namulondo Proscovia emyaka 44.
- Najuma Edith emyaka 30.
- Nsabimana Innocent emyaka 35.
- Wabwire Dickson emyaka 30
- Waliwo atannategeerekeka linnya.
Nga 06/August/23, bano bebannyululwa
- Okumu Derek emyaka 23.
- Karegyeya Francis emyaka 28.
Nga 07/AUGUST/2023 bano bebannyululwa;
- Mukutuwa Nicholas emyaka 26.
- Taremwa Emmanuel alias Ronald emyaka 22.
- Ssimbwa Moses Kayongo alias Tonny myaka 27
- Nakato Grace emyaka 18.
Omwogezi wa police mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango agambye nti omuyiggo gwokuzuula emirambo emirala gukyayinda.