Bill Oxley owemwaka 79 ng’ono yali Mbega wa CIA abotodde ebyama n’akkiriza nga bweyatemulira gavumenti ya America abantu 17 wakati wa 1974...
Ssabadeconi w’eNdeeba mubulabirizi bwe eMukono Ven. Edward Kironde Balamaz wamu nebanadini abalala basinzidde kumamatikira go omukama wo oBunyala Ssabanyala Maj. Kimeze Mpagi Byarufu2 ag’omulundi ogwo...
KOOTI enkulu e Mukono etandise okuwulira omusango gw’obutemu oguvunanibwa Mathew kirabo, agambibwa okutta muganzi we Disire Mirembe wakati mu miranga n’okwazirana okuva...
Poliisi ye Masaka egudde emisango gy’ettemu ku bwanamukulu we kigo kye Bisanje e Masaka Fr.Richard Mugisha era n’emulagira okweyanjula ku kitebe kyaayo...
Makanika wa bodaboda okuva e Kyankwanzi asambira mabega nga jjanzi oluvanyuma lw’okuwangula obukadde bwa Fortebet 159. Ono yasibye akapapula nga akataddeko emipiira...
Abakulembeze mu bitundu by’e Mityana ne Mubende bavuddeyo ne balabula gavumenti obutakola nsobi kukyuusa tteeka lya ttaka okujjawo enkola ya Mailo kubanga...
Wadde nga ku kapapula ke teyataddeko Manchester United, Manchester City, Real Madrid, PSG, Juventus omuwanguzi wa wiiki yalaze nti amanyi betting bweyakubye...
MTN Uganda yawa bannayuganda n’amakampuni omukisa gw’okugula emigabo okuva nga 11 Ogwekkumi okutuuka nga 22 Ogwekkumi n’ogumu 2021 essaawa kkumi. Wuuno Ssenkulu...
Ku lw’okuna lwa wiiki ewedde abakulu be bibiina 7 okugyako ekya NUP begasse ne batondawo ekisinde ekyatumiddwa People’s Front for Transition Red...
Wabalusewo okusiga omuguwa mu disitulikiti y’eKayunga wakati wabagala okufuna Kaadi ye ekibiina kya Nup okuvuganya mukalulu ko kujuza ekifo kya Ssentebe wa...