TEODORE OBIANG o NGUEMA , Ono ye pulezidenti wa Equetorial Guine yakakulembera eggwanga lino emyaka 41 nga okuwamba obuyinza yabubba ku kkojja we n’okutuuka kati...
Abakulembeze ba boda boda ne takisi batabukidde nebasaba gavumenti esooke abafunire ebitundu gyebagenda okukolera nga tenaba kuleeta kiragiro kibagoba mu Kampala kubanga...
Abakkiriza wansi w’enizikiriza ya United Methodist Church banyiivu olwa bishop waabwe atwala ekitundu kya East Africa, Daniel Wandabula ne mukaziwe Betty Wandabula...
Muzeeyi Jemba Matte, 68, nga ono akyaase ensanji zino olw’ekitone kyalina mukusoma ebirango by’okubaffu, bweyafunnye kukawenda akayingira ekibuga ebijujulu bye kampala tebyamutalizza....
Mzee Jemba omusomi we ebirango bya abafu musanyufu no obulamu omupya bwalimu kati. Bagamba nti tewevuma nga nsi nga tonafa kati kyekiri...
Eggwanga likubiddwa ekonde eyali minisita w’ebyempisa n’obuntu bulamu Faaza Simon Lukodo 64, bwafiiridde mu ggwanga lya Switzerland mu kibuga Geneva Amawuire go...
Emmanuel Tumusiime Mutebile abadde gavernor wa banka ya Uganda ehafiridde e Nairobi abadde yafa dda olwebirwadde ebibadde byamumalayo Edda. Amawukire go kufa...
In addition, here’s an example of a feature you might want to consider adding to your website. Copywriters are responsible for crafting...
ABAKULIRA ebyenjigiriza district ye Buikwe bawakanyiza ekiragiro kyo omulabirizi w’eMukono Rt. Rev. James William Ssebagala okugaana abaana abawala abalina embuto mumugalo okuda...
Maama w’abaana asobeddwa eka ne mu kibira oluvannyuma lw’okugenda mu ddwaliro okuzaala ne bamulongoosaamu abaana bana wabula ng’ensimbi zimwekubya mpi. Rebecca Mbabazi...