Abatuuze ku byalo 6 okuli Nampunge , Lubbe, Baale , Mwera , Katikamu ne Gobero muggombolola ye Masuliita mu district ye Wakiso...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll asiimye emirimu ejikolebwa ba Jaaja abataka abakulu ab’obusolya omuli nókutegeka omusomo gwÓbuwangwa nénnono gwebaategeka omwaka oguyise...
Namungi w’omuntu akedde kweyiwa mu Bulange e Mengo ewategekeddwa olusiisira lw’eby’obulamu. Olusiisira lutegekeddwa ekitongole kya Kabaka Foundation, nga kiyambibwako ministry y’Obwakabaka ey’ebyobulamu,...
Abadde asonseka Kaamulali mu mbugo z’omwana asindikiddwa ku limanda Omukyala Nakakande Safina myaka 27 nga mutuuze ku kyalo Manyangwa, A cell, Kasangati...
Ekizinga kye Bussi ekisangibwa mu district ye Wakiso kifunye amasannyalaze agasookedde ddala mu kitundu kyabwe, agasuubirwa okuyamba okusitula eby’obusuubuzi n’emirimu emirala mu...
Poliisi mu disitulikiti y’e Mayuge enoonya omusajja ateeberezebwa okubeera mu myaka 32, nga kigambibwa nti yabbye ebintu okuva mu madduka abiri wamu...
Poliisi eggalidde omwetissi w’emigugu eyabuzeewo ne ssente za mukamaawe emitwalo 80 n’azitwala okukolamu ebibye. Wisborn Ssekanabo omwetissi w’emigugu ye yakwatidwa oluvanyuma lw’okubulawo...
Bannalulungi bebyobulambuzi mu Buganda ne Uganda baalambudde n’okuyonja amasiro g’e Kasubi wamu n’okutumbula endabika y’ekifo kino. Bano baakulembeddwamu Josephine Namaganda nga ye...
Abatuuze b’e seta baguddemu entiisa mutuuze munnaabwe bw’atomeddwa emmotoka ebadde yeetisse ssemiti ng’adda awaka n’afiirawo. Umar Farouk Mutumwa ow’emyaka 29 ng’abadde mukozi...
Omukazi owookuna asangiddwa mu nnyumba ye ng’attiddwa e Ssembabule, mu kitundu kye kimu ne we battira absatu abaasooka. Masituula Nabasirye 32, nga...