Poliisi e Mubende ekutte omusajja ku misango gy’okutta omwana mu kiro, ku kyalo Buganya mu ggoombolola y’e Butologo. Akandwanaho Godfrey myaka 21,...
Essaawa zaagenze okuwera 7:00 ez’emisana ng’omuko Muhammed Yiga mutaka mu luggya lw’Omulangira David Ndawula ku kyalo Buloba- Bwotansimbi okugyayo ebintu bye...
Poliisi e Luweero eri ku muyiggo gw’abapakasi abagambibwa okuba nti batemudde mukama wabwe eyaluddewo okubasasula omusaala. Poliisi egamba nti ettemu lino libaddewo...
Omuyimbi Maureen Nantume yayimba oluyimba ‘Nkuze’ okulaga nti omuntu yenna okukula sikyangu. Nantume alaga nti omuntu yenna okukula, yetaaga abantu ab’enjawulo mu...
Bank yensi yonna eyimirizza mbagirawo okuwola Uganda ensimbi, oluvannyuma lw’okuyisa etteeka eriwera obufumbo n’omukwano ogwekikula ekimu. Mu may 2023, parliament ya Uganda...
Ibrahim Ssemujju Nganda yagambye nti okumugoba tekwagoberedde mateeka kuba yalondebwa lukiiko lwa National Executive Committee era lwe lumuvunaanyizibwako era terulina gye lwatudde....
Minister omubeezi ow’ensimbi n’okuteekerateekera eggwanga Emos Lugoloobi asomeddwa emisango gy’okwezibika amabaati ga government 700 agaali ag’okuwebwa abakalamoja, emisango egyegaanye. Omulamuzi wa kooti...
Ssaabawandiisi wa FDC Nathan Nandala Mafaabi awandiikidde sipiika wa parliament, ng’amutegeeza nti omubaka wa Kiira municipality takyali Nnampala wa FDC mu...
Ekinaala kwebaali basaabalira kyali kiva ku mwalo gwe Ntuuwa nga kigenda Kasenyi e Ntebbe. Kyaliko abantu 34 n’emigugu. Abantu 9 baanunulwa. Nga...
Ebyama byongedde okuvaayo ku bisawo bya ssente ezigambibwa okuva mu gavumenti okuyambako FDC okukkakkanya amaanyi ga NUP mu kulonda okwaggwa. Bukedde asobodde...