Omubiri gwa Isma Lubega Tusuubira amanyiddwa nga Isma Olaxes gugalamizidwa ku biggya bya bajajjaabe ku kyalo Katwe mu ggombolola y’e Nakisunga...
Rehema Nakiwala akola ku ‘mobile money’ e Kyanja, eyabudamizza muka Minisita Charles Okello Engola oluvannyuma lw’omukuumi Pte. Wilson Sabiiti okukuba bba amasasi...
Omuliro ogutanakakasibwa kweguvudde gwokezza ekifo ekisanyukirwamu ekya Club Ambiance ettabi lye Masaka City. Omuliro guno gutandise ku ssaawa nga munaana ez’ekiro. Kigambibwa...
Munnamawulire omukukunavu Joseph Tamale Mirundi atabukidde mu ofiisi y’omuwandiisi ow’enkalakkalira mu offiisi y’obwapulezidenti Al-Hajji Yunus Kakade bw’abadde agenzeeyo okuzza obuggya endaganoy’okuwabula pulezidenti...
Omulamuzi Jane Okuo Kajuga bwe yabadde ayimbula Nandutu yamugambye ateeke paasipooti ye mu kkooti era tafuluma eggwanga nga tafunye lukusa lwa kkooti....
Abatuuze be Kakwanzi mu muluka gwe Kitti mu gombolola Bukulula mu district ye Kalungu bavudde mu mbeera, basse ateeberezebwa okuba omubbi w’ente,...
Kkooti e Matugga esindise abavubuka 5 mu kkomera e Luzira oluvannyuma lw’okusomerwa emisango 17 egyekuusa ku bulambaganyi bwa masomero obuzze bubaawo wakati...
Poliisi mu bitundu bye Kyotera enoonya omukyala Namubiru Jackie omutuuze ku kyalo Lwanzi “B” cell mu Tawuni Kanso y’e Mutukula mu disitulikiti...
Omulamuzi Jane Kajuga owa kkooti enkulu ewozesa abalyake n’abakenuzi e Kololo awadde olwa May 25,2023 okutandika okuwulira obujulizi mu misango egivunaanibwa minisita...
Omuubaka omukyala owa Kasanda Flavia Kalule Nabagabe yavudde ku mudaala gw’abanoonya n’abakyali nokubusabusa bwe yayanjudde mwanqa munne mu maka g’abakadde be ku...