Omusajja akutte mukazi we n’omusiguze mu mmotoka nga bali kwesa mpiki. Akawungeezi k’olunnaku olw’eggulo ku Ssande, omukyala yasabye bba okugenda mu kivvulu...
Ekitongole kyámakomera mu ggwanga kisambazze ebigambibwa nti Minister w’ensonga ze Kalamoja omusibe Mary Gorret Kitutu nti yazize emmere mu komera, ng’atya nti...
Ssaabasumba w’Essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere yakulembeddemu Abakristu okutambuza ekkubo ly’omusaalaba okuva ku lutikko e Lubaga nga kuno kwetabiddwamu abakulembeze ku...
Mu Kawempe balaze ebiremezza amataba mu kitundu kyabwe ekivuddeko ebintu okwonooneka mu nkuba. Kawempe mulimu emiruka 22 n’ebyalo 119 kyokka byonna birina...
Abatuuze ku kyalo Bbeta mu ggombolola y’e Mugoye, mu disitulikiti y’e Kalangala bakubiddwa encukwe olw’okusanga mutuuze munaabwe ategeerekeseeko nga Peace Nambuusi 47,...
Omulamuzi wa kkooti ya City Hall Jane Tibakunzika asindise musajja mukulu Eid Mohamood Zingo ow’emyaka 62 mu nkomyo, avunaanibwa kusobya ku bazzukulu...
Police e Mbale ekutte abavubuka babiri abagambibwa okuba nti babadde bawa omuyizi w’essomero obutwa. Okusinziira ku police abakwate kuliko Were Abdu ow’emyaka...
Abavubuka babiri babuutikiddwa ekirombe ky’amayinja ku kyalo Magwa Cell ekisangibwa mu muluka gwe Buddo mu town council ye Kyengera. Enjega eno egudde...
Eklezia eguddemu ekiyongobero olwa mawulire g’okufa kwa Bp. Dr. Albert Edward Baharagate 93, Omusumba w’Essaza ly’e Hoima eyawummula. Omusumba w’e Hoima Rt...
Abasuubuzi ba Minzani mu kikuubo baagala minisita w’ebyobusubuzi n’amakolero okubayamba oluvannyuma olw’okuvaayo ne balaga obutali bumativu bwabwe olw’ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo mu...