Abakungu ba kampuni ya China enzimbi y’amayumba Henan Gwoji enzimbi yámayumba bakiise embuga, nebasaba obwakabaka bubongere ettaka okuzimba amayumba agébbeeyi ensamusaamu. Kampuni...
Abasirikale ba kampuni y’obwannanyini basatu, aba Tight security guard bagombeddwamu obwala, kigambibwa banyaze obukadde bwa shilling obusoba mu 23 ku muyindi gwebabadde...
Ambasada wa Amerika mu Uganda, Natalie E Brown asabye Bannayuganda abakolera mu kisaawe ky’ebyamasanyu okweyongera okussaawo embeera esobozesa abantu abalina obulemu okwetaba...
EBYAFFE TUBYAGALA : Abafamire y’omuvubuka eyasooka okukyala mu bazadde b’omugole eyayiye omukolo ng’ebula ennaku bbiri zokka erumirizza nnyina w’omuwala okulya ebintu byabwe...
Johnbosco Mawanda S.2 aziikiddwa e Nsambwe ne Evelyn Namagembe S.5 naziikibwa e Kasaka wakati mu miranga n’okwaziirana. Okuziika Mawanda kukulembeddwamu mmisa ekulembeddwamu...
Abavubuka abakungaanya obucupa ne babwongerako omutindo aba Ghetto Research Lab bakukkulumidde kkampuni eziyoola kasasiro olw’okubatulugunya n’okuwamba ebikozesebwa byabwe nga bali ku mirimu,...
Omutamiivu alidde matereke n’Abalokole ababuulira enjiri ku luguudo n’abateeka ku nninga bamulage olunyiriri olugaana omuntu okunywa omwenge . Omukulu ono abadde yenyweredde...
Abaana babiri ab’omutuuze Ssevume Yuda ku kyalo Kasenyi mu town council ye Kigangazzi e Bukomansimbi bagudde mu luzzi nebafiiramu. Abaana bano kuliko...
Mu nteekateeka ya gavumenti ey’okutaasa obulamu bwa Bannayuganda obutakozesa bintu bya bulabe okuva mu mawanga ag’ebweru, ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu...
Bannannyini masomero g’obwannannyini mu ggwanga basabye gavumenti okwongezaayo ku bbanga kwe baddiza obuggya layisinsi zaabwe olw’ensonga nti bakaluubirizibwa nnyo mu kwewola okukulaakulanya...