Amawulire

Abantu 7 abagambibwa okujingirira bbomu bakwatidwa.

Police mu Kampala n’emiriraano ng’eri wamu n’eggye lya UPDF, ne CMI ekutte abantu 7 abagambibwa okuba nti bebabadde bajingirira bbomu, ezibadde zigenda okukozesebwa okukuba ebitundu ebyenjawulo mu Kampala.

Amyuka omwogezi wa police mu Kampala Luke Oweyesigire agambye nti abakwate basangiddwa Nabweru North ward mu gombolola ye Kawempe mu Kampala.

Abakwate kuliko Kalyango Muhammad,Katumba Abdul,Ssekidde Hamidu, Ssali Arafaat, Katumba Abdallah, Asiimwe Emmanuel ne Damuyonde Hamidu

Police era etegezezza nti eriko bbomu gyezudde ng’etegeddwa ku kkubo e Nabweru, era nga kigambibwa nti abatega bbomu babadde bateekateeka kwerimbika mu bantu ababadde bateeseteese okwekalakaasa olw’ensonga ez’enjawulo, batabangule ekibuga.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });