Minisita w’ebyenjigiriza, Janet Kataha Museveni afulumizza ebyava mu bigezo bya S4 olwaleero. Minisita yeebazizza nnyo Katonda eyasobozesa abasomesa abaategeka ebigezo, abayizi ne...
Ekibiina ky’obwanakyewa ekitakabanira eddembe ly’obulamu ki Center for Health Human Rights and Development – Cehurd kitutte ssaabawolerezza wa government wamu n’ekitongole kya...
Oludda oluvuganya government mu parliament luzudde nti waliwo bannauganda abawerera ddala 329 abali mu Saudi Arabia, abetaaga okukomawo kuno wabula ng’ensimbi ezibakomyawo...
Abatuuze be Kapeeka mu Luweero bakeeredde mu kutya bwebagudde munnabwe agambibwa okuba nti yawambibwa nga 27 December,2022 nga yasuuliddwa mu kitundu ekyo...
Omuntu omu atanategeerekeka mannya eyakedde okusaabalila ku mmeeri eya MV Kalangala ebadde eva e Kalangala okudda e Entebbe yesudde mu mazzi naaffa....
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alambudde essaza Busiro, gy’agguliddewo gyaguliddewo omwaka gw’emmwanyi terimba 2023. Katikkiro akubirizza abantu n’addala abakyala okwettanira okulima...
Ekibiina ki National Unity Plattform [NUP ]kisazeewo okuwagira munnakibiina kya Alliance for National Transformation [ANTI] Alice Alaso mu kalulu k’okujuza ekifo ky’omubaka...
Eyali looya wa NUP Anthony Wameli afudde. Afiridde America gyeyali yatwalibwa okujjanjabwa kookolo. Looya bwebakolera awamu mu kkampuni ye Geoffrey Turyamusiima yakakasizza...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, kisazeewo nti ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes omupiira gwayo gw’egenda okuzannya ne Tanzania egukyalize Misiri,...
Abantu abakyawagamidde mu bizimbe ebyerindiggudde olwa mutenzaggulu (musisi) eyayise mu Turkey ne Syria baweerezza abantu babwe obubaka bw’amaloboozi n’obutambi nga basaba obuyambi....