Abakulu mu kitongole ekisolooza omusolo ekya Uganda Revenue Authority basuubizza nti ebbeeyi y’amafuta esuubirwa okukendeera wakati w’ebitundu 30 – 50% mu mwaka...
Okutandika n’embalirira y’omwaka gw’ensimbi 2023/2024 , government eteeseteese okutandika okweddiza omulimu gw’okuddukanya emirimu ekikwata ku masanyalaze gyonna. Mu nteekateeka eno, government era...
Police ekutte omutegesi w’ebivvulu Abby Musinguzi ayitibwa Abitex owa Abitex Promotions, eyategese ekivvulu kya Party after Party ku Freedom City, avunaanibwa misango...
Police mu district ye Luuka etandise okunoonyereza ku kivuddeko omuliro ogusaanyizaawo ennyumba, mufiiriddewo omuvubuka wa myaka 22 n’ebintu byonna bisanyeewo. Enjega eno...
It was a blistering entry into the festive season when Fortebet concluded this year’s soccer tour with its punters at Nabweru playground....
Abantu 6 bafiridde mu Kabenje akaggudde okulirana wooteri ya Satellite mu kabuga aka Muhanga ku luguudo oluva e Mbarara okudda e Ntungamo....
Abantu 9 bakakasiddwa nti bafiiridde mu kabenje ka mmotoka, n’abalala 12 baddusiddwa mu ddwaliro e Masaka nga bali mu mbeera mbi, lukululana...
Ebifo 1430 okwetoloola eggwanga bimaze okuweebwa olukusa okutulisa ebiriroliro nga 31.12.2022, era nebiwebwa obukwakkulizo n’ebiragiro ebirina okugobererwa. Police eragidde buli kifo awakubwa...
Akulira oludda oluvuganya mu Palamenti, Owek. Mathias Mpuuga Nsamba atabukidde bannakibiina ki National Unity Platform abaagala okutwala entebe y’akulira oludda oluvuganya okulaga...
Bannayuganda abayimbi Denis Mugagga ne Daniel Ssewagudde abamanyiddwa nga ba Ganda Boyz bakoze ebyafaayo bwebasitudde oluyimba lw’ Ekitiibwa kya Buganda nebalufuula oluyimba...