Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, akaangudde ku doboozi n’alabula banna Kampala abagufudde omuze okunyoomola ebiragiro by’okulwanyisa Ebola, n’agamba nti bwebeteddako boolekedde...
Abamu ku babaka ba Palamenti batadde Ssaabawolereza w’eggwanga Kiryowa Kiwanuka ku nninga nga baagala yeetondere eggwanga olw’okusaagira mu bulamu bwa bannansi awamu...
Government kyadaaki ekkiriza abayizi abamalirizza ebigezo byabwe mu district ye Mubende ne Kassanda, okufuluma district zino okugenda gyebabeera, era nga n’abasomera wabweru...
Ssaabawolereza wa Uganda, Kiryowa Kiwanuka ategeezezza nti gavumenti terina bifo byekusifu mwetulugunyiza bantu era eno si nkola ya gavumenti mwawerereza. Kiwanuka bino...
Omugagga Hamis Kiggundu amanyiddwa nga Ham era nannyini wa kampuni ya Kiham Enterprises atutte Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi mu kkooti nga...
Palamenti ekkiriza omubala omukyala owa disitulikiti ye Tororo Sarah Opendi atandike okubaga ku tteeka erigaana amabaala okutunda omwenge nga ssaawa 6 ez’emisana...
Ekibiina ki National Resistance Movement (NRM) kituula bufoofofo okulaba nti kiddamu okwegulira obuganzi mu Buganda awamu ne Busoga gyeyakyawangulwa ennyo ekibiina ki...
Again, Fortebet did one of the things it does best; rewarding its clients with amazing gifts. This time, Fortebet team, led by...
Omumyuka wa Ssaabaminisita Asooka era Minisita w’ensonga za East Africa, Rebecca Alitwala Kadaga agamba nti bannaddiini balina omulimu gw’okuliisa abagoberezi babwe enjiri...
Gavumenti eragidde amasomero gonna okuwa abayizi mu budde era bafube okulaba nti amasomero gonna gaggalawo mu budde olusoma olw’okusatu. “Kkabineeti ekkiriza ekiteeso...