Omulabirizi Ssebaggala asabye abakristaayo okulekeraawo okwenyoma wabula bafube okukolera awamu ng’enkuyege olw’okukulaakulanya Obuweereza bwa Katonda era bafube okubeera n’okukkiriza mu Katonda kubanga...
Akakiiko akalondoola eby’ obulamu mu maka g’ Obwapulezidenti aka State House Health Monitoring Unit kayingiddde mu nsonga ‘ omuvuzi wa boodabooda alumiriza...
Pulezidenti Museveni atadde omukono ku bbago erifuga enkozesa ya Kompyuta n’omutimbagano eryaleetebwa omubaka wa Kampala Central Mohammad Nsereko nga kati lifuuse tteeka....
Abali ku mulimu gw’okukung’aanya omusaayi mu bitundu bya Buganda eby’enjawulo baagala Minisitule y’ebyobulamu eyongere amaanyi mukusomesa abantu ku bikwata ku musaayi n’obulungi...
Beti Kamya ategeezezza nga bwavudde mu kunoonyereza ku nsimbi obukadde 40 ezigambibwa okuweebwa buli mubaka wa Palamenti nga agamba nti abatwalayo omusango...
Ab’enganda z’abawagizi b’ekibiina ki National Unity Platform (NUP) abawerera ddala 32 amaziga gabayiseemu oluvannyuma lwa ssentebe wa kkooti eno omuggya Brig Gen...
Eyaliko Ssenkaggale w’ekibiina ki Democratic Party DP, Dr. Paul Kawanga Ssemwogerere awabudde bannakibiina abalemeddwa okutuuka ku kukkaanya ne Ssenkaggale aliko Nobert Mao...
Ekibiina ki FDC kitandise okunoonya Pulezidenti w’ekibiina omuggya anadda mu bigere bya Eng. Patrick Oboi Amuriat oluvannyuma lw’ ekisanja kye okuggwako mu...
Babitaddemu olutalo lwa LOP ne ssente za Sipiika Among. Omubaka wa Mityana Municipality,Francis Butebi Zaake eyakakuba embaga makeke asattira oluvanyuma lw’okutandika okufuna...
Omulabirizi Ssebaggala akalatidde abantu ababa besimbyeewo mubukulembeze obw’enjawulo obutava mu Kkanisa wabula bateekewo enkolagana ennungi eri Katonda kubanga kyekiyinza okubaletera obwavu n’alabula...