Amawulire

Atiddwa  omulambo ne gusuulibwa mu kibangirizi.

Waliwo omulambo gw’omusajja ateeberezebwa okuba mu myaka 40 oguzuuliddwa mu kibangirizi kya Golf Course mu Kampala.

Poliisi e Wandegeya etandikiddewo okunoonyereza ku bali emabega w’ettemu lino eryakoleddwa okumpi n’enkulungo ya Golf course.

Omusajja Ono yabadde ayambadde jaketi ya kiragala n’empale njeru ng’ali mu ngatto eziraga ebigere.

Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano, Luke Oweyesigyire, agambye nti nga beeyambisa kkamera , bali mu kunoonyereza ku ttemu lino era n’asaba abantu bonna abaabuliddwako omuntu waabwe okugenda ku poliisi.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });