Oludda oluvuganya mu palamenti luganyi okwetaba mu kwogera kw’omukulembeze w’eggwanga ku mbeera y’ebyenfuna okugenda okubeera e Kololo. Oluvanyuma lw’okutuula kwa kabinenti ey’ekisiikirize...
Ssettendekero wa Muteesa I Royal University yayingidde omukago n’eggwanga lya Iran okugabana amagezi ku nsonga za Tekinologiya, Ennono awamu n’ebyenjigiriza okwongera okulaakulanya...
Kkooti enkulu esazizaamu ekiragiro ekyaweebwa Dr. Kizza Besigye ekyokusooka okusasula ssente obukadde 30 okweyimirirwa ku misango gy’okukuma mu bantu omuliro beekalakase. Kati...
Ekitongole kya Buganda ekikola ku bibalo ki Buganda Statistics Unit kyafulumizza enteekateeka Nnamutaayiika egenda okugobererwa Obwakabaka buteekerateekera abantu babwo awamu n’okusobola okuggusa...
Ekkanisa ya Uganda yatongozza ekifo ewagenda okusimbibwa emmotoka mu kiseera ky’okulamaga e Namugongo okuberawo buli mwaka. Okutongoza kwakulembeddwa ssabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda...
Katikkiro Charles Peter Mayiga, yasabye abagagga abalina akakwate ku kibuga Masaka okulabira kw’ abadde nannyini wa Mariaflo, Antanansius Bazzekuketta, eyasalawo okusiga ssente...
Akulira oludda oluwabula gavumenti mu Palamenti era omubaka wa Nyendo Mukungwe, Mathias Mpuuga Nsamba yasabye Abakristu okweggyamu omuze ogwokusabiriza Abazungu batandike okwekolera...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde abantu ku bulabe obuli mu kutyoboola obutonde bwensi n’agamba nti kino kitta ebyenfuna. Okwogera bino...
Katikkiro Charles Peter Mayiga yasabye abantu mu Buganda ne Uganda okwettanira omukutu gwa K2- Eggumidde okusobola okuganyulwa mu mpeereza ey’omulembe era bakulaakulane....
Andrew Ojok Oulanyah ow’ekibiina kya NRM yalangiriddwa akakiiko k’ebyokulonda ng’awangudde ekifo ky’omubaka w’e Omoro, ekyali kikiikirwa kitaawe omugenzi Jacob Olannyah eyafa gye...
Recent Comments