Omusinde gw’emmotoka z’empaka okuva mu Bukifudu gwalese ng’abawagizi baazo banyenya mitye. Mmotoka zino ekika kya Ford Fiesta obwedda abamu bazivugirako ne ku...
E Rwanda, Pulezidenti Paul Kagame akaaye bw’ayimirizza Minisita we ow’abavubuka n’obuwangwa, Edouard Bamporiki n’amuteekako ne bakkomando obutamukkiriza kufuluma maka ge okutuusa ng’amaze...
Pope Francis ku lwokuna yakubiddwa ebifaananyi nga bamutambuliza mu kagaali bwe yabadde agenze okwetaba mu lukiiko yabadde n’ekibiina ky’ababiikira wamu ne bannaddiini...
Eby’okuffa kwa John Kisero Sempetwa 45 abadde omutuuze ku kyalo Kavule mu LC ya Mwererwe B ekisangimbwa mu division ye Gombe mu district...
Abawagizi ba NRM balumbye Ronald Mayinja ku luyimba lwe yafulumizza n’alutuuma “Abantu baagaanye”, ne bagamba nti, “Mayinja alabika enjala y’emuluma!” Mu luyimba...
Abantu 10 bawonye okufiira mu nnyanja Nalubaale oluvannyuma lw’ekinaala ekibadde kibasaabaza okubaggya e Kasenyi okudda e Kisaba mu Kalangala okukubwa omuyaga ne...
Abantu 30 be bakakasiddwa okuba nti bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Fortportal okudda e Kyenjojo enkya ya leero. Bus...
Abasiraamu mu district ye Kumi bavudde mu mbeera ne banaabira district kazhi sheikh Abdul Wahab Kawuta mu maaso ne bagattako okumulumiriza nga...
Ababaka basazeewo endagaano y’e mwanyi esazibwemu. Ababaka abatuula ku kakiko akanonyereza ku ndagaano y’e mwanyi minisitule y’e byensimbi gyeyakaoze ne Yinvesita Enrica...
Bakansala basimbide ekuuli ekiteeso kyo okweyazika akakiiko okuva ewalala. Kino kyadiride bakansala okusimbira ekuuli okuyisa ekiteeso ekiriza disitulikiti eno okwewala akakiiko akabaga...
Recent Comments