Omusirikale D/IP Balikowa ali ku misango gy’okusobya ku mukyala, agobeddwa mu kitongole ekya Poliisi, avunaanibwe ng’omuntu wa buligyo. Afande Balikowa, yabadde akulira...
Poliisi egamba nti omusirikale waabwe Thomas Otim myaka 49 eyakwatiddwa ku misango gy’okusobya ku mwana myezi 21, bamutwala mu kkooti ng’omuntu wa...
Omuliro gukutte ekisulo kya bayizi ku Kasaana Junior School mu Nyendo,Mukungwe, Masaka mu kiro ekikeesezza olwaleero. Kigambibwa nti abayizi abasoba mu 13...
Poliisi n’amaggye bakwataganyeeko okunoonya omutemu Robert Card, eyasse abantu 18 mu bitundu bya Maine mu America. Ku Lwokusatu akawungeezi nga 25,...
Abantu 32 bebakafa ate bangi bakyali malwaliro nga bali mu mbeera mbi oluvanyuma lw’akabenje mu ggwanga lya Egypt (Misiri). Olunnaku olw’eggulo ku...
Poliisi y’e Kakooge mu disitulikiti y’e Nakasongola ekutte maama ku misango gy’okutulugunya abaana be. Maama Namuwonge Justine myaka 27 nga mutuuze...
Omukazi agambibwa okuvumbika emikono gy’abaana be babiri abato mu ssigiri okuli omuliro n’abookya ng’abalumiriza okubba enva z’ebijanjaalo, poliisi emukutte. Bino bibadde ku...
Minisitule y’eby’entambula n’emirimu mu ggwanga ejjukiza abavuzi ba boda boda ku mateeka go ku nguudo naddala ery’okwambala ekikooffiira kyo ku mutwe ...
Omulamuzi wa kkooti esookerwako e Luweero, esindise mu kkomera e Butuntumula Taata Friday Musoke myaka 45, okumala emyaka 2 ku misango...
Taata w’omugenzi Suzan Magara abotodde ebyama ku ngeri mutabani we gye yatibwamu mu 2018. Taata John Gerald Magara myaka 58, musajja musuubuzi...
Recent Comments