Amawulire

Gravity afulumizza ekyasi kya vidiyo.

 

Gereson Wabuyi amanyikiddwa ng’omuyimbi Gravity Omutujju ayongedde okulaga nti ddala mu Uganda, y’omu ku bayimbi abakwatiridde ekisaawe ky’okuyimba.

Enkya ya leero, Gravity asobodde okufulumya vidiyo y’oluyimba lwe ‘Leero’.

Gravity okuva ku ssomero ku Old Kampala Secondary school, abadde musajja muyimbi era ayongedde okulaga nti ddala alina talenti.

Mu kisaawe ky’okuyimba, asobodde okuyimba ennyimba ez’enjawulo omuli Tusimbudde, Okwepicha, Mwalya Biki, Mukama Akola n’endala.

Mu Uganda, y’omu ku bayimbi abasobodde okufuna ssente mu kuyimba, alina amaka, emmotoka avuga Range Rover, akola bulungi ku mikutu omuli U-tube.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });