Omuko Dan Kavuma Ssekidde, amaze ebbanga nga yeewuuba ew’abakulu abazaala eyali mukazi we ng’abanja ebintu, w’osomera bino ng’ali ku kitanda mu ddwaaliro...
Ekibiina ekiri kuludda oluvuganya gavumenti ekya Democratic Party kisabye ebitongole by’ebyokwerinda okukozesa obukessi bwabyo okuzuula abatujju nga tebannaba kukola bulumbaganyi ku...
Omusajja abadde yeeyita omuserikale wa poliisi e Nateete n’akuba abantu embooko n’okubabbako ebyabwe ayimbuddwa omulamuzi Adams Byarugaba okuva mu kkomera e Luzira...
Omuvuzi w’ obumotoka bwa Formula One, Max Verstappen buli lukya ayongera okulaga nti wa njawulo. Ku Ssande yawangudde empaka z’ e Monza,Yitale...
Enfa ya Munnayuganda Kanyama abadde akolera emirimu gye e South Africa etabudde mikwano gye. Isa Baker Miiro Byandala yafiiridde mu ddwaliro...
Wabaddewo obunkenke n’akasattiro ku kanisa y’omusumba Robert Kayanja eya Lubaga Miracle center mu Lubaga, wakati ng’abakkiriza bali mu kusaba, ab’eby’okwerinda bwebazinzeeko ekifo...
Enjawukana mu kibiina kya FDC zikyalanda ekiwayi kya Ssemujju bwe kimaliirizza okutalaaga ebitundu bya Acholi ne Lango nga basisinkana abakulembezze okubalaga obubi...
Abasibe basatu bali mu kuweebwa bujjanjabi mu ddwaaliro ly’amakomera e Mityana, oluvannyuma lwa bbbaasi mwe baabadde batambulira okufuna akabenje ne balumizibwa....
Minisiture y’amasanyalaze,amafuta n’obugagga obwensibo agamba nti okulinnya kw’ebbeeyi y’amafuta mu Ugand kivudde ku bbbula lyago ku katale k’ensi yonna n’ebbeyi n’erinnya....
Abavubuka abakunukkiriza mu 200 banunuddwa amagye ne police mu kikwekweto ekikoleddwa ku kyalo Nampunge mu gombolola ye Kakiri mu District ye...
Recent Comments