Omulabirizi w’e Mukono Enos Kitto Kagodo akoze enkyukakyuka mu baweereza mu bifo eby’enjawulo mu bulabirizi. Mu nkyukakyuka zino ezibadde zirindiriddwa okuva lwe...
Joan Nassanga 25, mukozi wa bbaala ng’abeera Busega Kibumbiro mu Lubaga y’asindikiddwa ku Limanda e Luzira okutuusa nga July 3, 2023...
Abantu 5 ababadde batambulira ku pikipiki emu ekika Kya Boxer UFM 237K bafiiriddewo mbulaga, oluvanyuma lw’abadde ajivuga okwagala okuyisa emmotoka ekika kya...
Kats yavuddeyo n’ategeeza nga bw’atasiigangako Faith siriimu. Yagambye nti kimuluma nnyo abantu okumuwaayiriza nti yamusiiga embwa ng’enjogera bweri , naye nga baagenda...
Obutakkanya bwa Nnabagereka n’abe Mmengo bwasajjuka ku kiwandiko ekikambwe omutaka Kasujju Lubinga avunaanyizibwa ku baana ba Kabaka kye yafulumya ku leediyo eziwulirwa...
EKIBINJA ky’abalamazi abasoba mu 200 okuva mu bitundu by’e Mbarara, Isingiro, Kabale n’awalala balaze essanyu nga bayita ku lutindo lw’ekiseera lwe bateereddewo...
Minisita Omubeezi ow’ensonga z’e Karamoja era omubaka omukyala owa Buduuda, Agnes Nandutu ayagala okuwulira emisango egimuvunaanibwa mu kkooti ewozesa abalyake giyimirizibwe ng’agamba...
Eyaliko president wa FDC Rtd. Col Dr. Kizza Besigye mwennyamivu olw’ekikolwa ky’okusiba Driver mu ssiga eddamuzi Stanly Kisambira, eyavaayo mu lwatu n’akukkuluma...
Omuvubuka eyabba embuzi ya muliraanwa we gumusse mu vvi, gwe yagibbako amusonyiye naye kkooti ebigaanyi n’emukaliga yeebake e Luzira okumala emyezi ebiri...
Poliisi etandise okunoonyereza ku musirikale waayo Kitiyo Alex No.1037 agambibwa okuba nti yekubye amasasi agamuttiddewo. Omusirikale Kitiyo myaka 47 abadde akolera ku...
Recent Comments