Kkooti olwaleero eddamu okuwulira emisango egivunaanibwa Charles Olimu amanyiddwa nga Sipapa. Wabula olwaleero Sipapa aleeteddwa ng’akubye essuubi enjeru n’engatto ‘eshanana’ yenna ng’ali...
Omuvubuka akkirizza omusango gw’okubba ensawo y’obutunda aweeredwa ekibonerezo kya kukola bulungi bwansi asasule ne nnannyini butunda. Tom Mugerwa 28 nga mutuuze w’e...
Abakulu mu kitongole ekivunaanyizibwa okugaba Passport mu ggwanga bayimirizza okugaba Passport okumala ennaku bbiri olwaleero n’enkya, okubasobozesa okutereeza ebyuma byabwe bituukane n’omutindo...
Poliisi e Masaka ekutte omusajja ateeberezebwa okutta Matovu Bashir 22, abadde omutuuze ku kyalo Kanyogoga mu division ya Kimanya -Kabonera Masaka City....
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga omusaayi agugabidde ku kisaawe kya Old Kampala SSS mu ssaza Kyadondo. Katikkiro agambye nti abantu balina...
Spice Dina asekeredde abamulumba mbu yayimba bubi mbu era Live yamulema. Mu bubaka bweyatadde ku mukutu gwe ogwa Snap Chat yagambye nti...
Eyakwatira ekibiina ki National Unity Platform bendera mu kalulu k’omubaka w’ ekitundu kya Omoro mu Palamenti, Simon Toolit Aketcha afudde. Toolit, afudde...
Akayimba yakatuumye “Nyiga Wano”nga kaawandikiddwa Jimy Bato ate ne kakolebwa pulodyusa Nessim. Mu kayimba kano, Carol Nantongo awaana omulenzi we n’ebigambo ebirungi...
Omukyala kafulu mu kuvuga mmotoka z’empaka e Kenya, Maxine Wahome ali mu kattu oluvannyuma lw’ebigambibwa nti yakuba muganzi we Asad Khan ne...
Obwakabaka bwa Buganda bwakalamulwa ba Kabaka babiri abalina erinnya erya Mwanga. Eyasooka yali Kabaka Mwanga I. Ggolooba Musanje ate Nnyina ye Nnaluggwa....
Recent Comments