Amawulire

Omuliro gusanyizaawo ebintu mu kibuga .

Nabbambula w’omuliro akutte omuliro mu kibuga Mityana, asaanyizaawo ebintu bya bukadde na bukadde.

Omuliro guno ogutannamanyika kweguvudde gwatandise ku ssaawa nga mukaaga ez’ekiro.

Abaddukirize bagamba nti omuliro gwatandise ku ssaawa nga mukaaga ez’ekiro mu dduuka eritunda ebitabo n’ebintu by’abayizi ebirala byebakozesa ku masomero, negusaasaanira amaduuka amalala.

Ekizimbe ekisanyeewo kyekimanyiddwanga ekya Mwami Busagwa kumpi ne Centenary bank mu kibuga Mityana, era tewali kintu kyonna kitaasiddwa.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });