Olwa leero olwokusatu parliament lwegenda okukubaganya ebirowoozo nookusalawo ku alipoota y’akakiiko ka parliament akakwasisa empisa, egenderera okuggya obwesige mu minister omubeezi oweby’ettaka...
Omugagga azze mu kkooti n’asonyiwa owa Bodaboda gwe yawa pikipiki ne bagimubbako omulamuzi agaanyi okumuyimbula, ‘sooka ogendeko mu kkomera oveeyo ng’ofunye obuvunaanyizibwa...
Duwa ya Jacana Nadduli ng’ono yali mutabani wa Haji Abdul Nadduli bavuddeyo ng’ennyindo y’enkata oluvannyuma lw’okubagaana okwogera. Eby’okwerinda byanywezeddwa omwabadde abapoliisi ne...
Police eyimirizza basajja baayo okwetoloola eggwanga lyonna obutaddamu kukwata bantu ku misango gy’obwakirereesi, era nti omuserikale anaakikola wakuvunaanibwa mu mateeka. Okulabula kuno...
Ssaabalabirizi w’eKanisa ya Uganda Dr.Steven Kazimba Mugalu Mboowa asabye abakuuma ddembe okukomya okweyingiza mu nsonga z’abantu babulijjo, okwewala okuleeta obuzibu ne nsasagge...
Enteekateeka y’okugaba omusaayi mu ssaza Kabula etandise olwaleero okutuuka ku Friday nga 09 December,2022. Etandikidde mu ggombolola ya Ssabaddu Lyantonde ne Mumyuka...
Enteekateeka y’okugaba omusaayi mu ssaza Kabula etandise olwaleero okutuuka ku Friday nga 09 December,2022. Etandikidde mu ggombolola ya Ssabaddu Lyantonde ne Mumyuka...
Poliisi e Kibaale eriko omuvubuka wa myaka 25 gwekutte ku bigambibwa nti ono yasse muganda we olwa silingi 2000 zabadde yamuwola wabula...
Omusirikale w’eggye lya UPDF, ali ku ddaala lya Major, Vincent Byaruhanga ng’ono akola wansi we kitongole kya Engineering bridge e Kitega Lugazi...
Abavubuka abagambibwa okubeera mu kabinja k’ababbi battiddwa abatuuze b’e Masanafu mu gombololola ye Lubaga, oluvannyuma lw’okubasangiriza nga bamenye edduuka lya mutuuze munnabwe....
Recent Comments