Last weekend will be for long be remembered by many in the districts of Soroti, Amuria and Moroto after Fortebet made gifts rain...
Ssaabawolereza wa Buganda era Minisita owa Gavumenti ez’Ebitundu mu Bwakabaka, Owek. Christopher Bwanika, akubirizza abaddukanya amasomero okussa essira ku nnimi enzaaliranwa. Okusaba...
Buganda esse omukago ne kampuni ya NUCAFE okusobola okutumbula ekirime ky’emmwaanyi mu nga eyita mu bibiina by’obweggasi okusobola okuyamba abavubuka n’abantu abalima...
Abakulu b’amasomero agali musingi gw’eKKanisa mu Bulabirizi bw’eMukono kbasiibudde Omulabirizi Ssebaggala n’omukyala mubutongole nategeza nti eby’enjigiriza bya Uganda okuterera ng’abazadde bavuddeyo okukwata...
Obwakabaka bwa Buganda butendereza emirimu emirungi egikoleddwa Omulabirizi Ssebaggala mu myaka ekumi n’ebiri kubanga asitudde eby’enjigiriza,eby’obulamu ,enkulaakulana awatali kutunulira bantu kuva bunayira....
E Kampala kasita omyuka naddala entumbwe nga weetege, Kati y’enjogera erwo. Okwetega kwe kwambala oba okukola ekintu ekisaaliza abalabi naddala abasajja ng’obadde...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n’adduukirira abaliko obulemu n’obugaali okubayamba mu by’entambula. Obugaali buno Ssaabasajja Kabaka bwamuweebwa aba Rotary aba...
Akakiiko akateekebwawo okulondoola entambula y’emirimu mu masaza ga Buganda kamaliriza emirimu gyaako era alipoota yaako ey’omwaka 2022 era eno yegenda okusinzirwako okusala...
Minisita w’Amawulire n’ensonga za Kabineeti, Owek. Noah Kiyimba akuutidde abantu ba Buganda bulijjo okwettanira obweggasi kibayambe okulaakulana. Bino Owek. Kiyimba yabyogedde atikkula...
Katikkiro Charles Peter Mayiga akuutidde bannamateeka abamaliriza emisomo ku ttendekero lya ‘Law Development Centre (LDC)’ bulijjo okulwanirira obwenkanya kuba guno gwe mulimu...
Recent Comments