Pulezidenti Museveni alabudde abakulira n’okuteekerateekera ekibuga Kampala ku kugobaganya abanaku naddala mu butale okukikomya mu bwangu kuba Kampala siwa bagagga bokka. Okulabula...
Bishop Ssebaggala akubiriza abazadde okufuba okuteekawo obudde eri abaana baabwe okusinga okwemulugunya nga bagamba nti abaana tebakyawulira ate nga abasinga bekuza bokka...
Enteekateeka y’okutikkira abasuubuzi abalina bu bizinensi obutonotono mu ggwanga kugenda mu maaso ku ofiisi z’ekitongole kya Stanbic Business Incubator e Kololo Abasuubuzi...
Abantu 13 baddukidde mu kkooti etaputa Ssemateeka nga bawakanya etteeka eppya elyateereddwako omukono Pulezidenti Yoweri Museveni nga Octobeer 13, 2022 okulung’amya enkozesa...
Omumyuka wa Katikkiro Owookubiri, era Omuwanika wa Buganda, Owek. Robert Wagwa Nsibirwa, asabye abazadde bulijjo okufaayo ku ngeri gyebakuzaamu abaana babwe bwebaba...
Edda ennyo omuntu bweyafanga yalekebwanga munnyumba abalamu nebasenguka nga badduka olumbe olwabanga lusse oli. Naye lumu wajja omugenyi ku kyalo ekimu newagenda...
Omulabirizi Ssebaggala asabye abakristaayo okulekeraawo okwenyoma wabula bafube okukolera awamu ng’enkuyege olw’okukulaakulanya Obuweereza bwa Katonda era bafube okubeera n’okukkiriza mu Katonda kubanga...
Abakuuma ddembe n’abo bantu nga mmwe abetaaga ekigambo kya Katonda kubanga ate okusingira dda mu mirimu gyebakola ate oba bebalina okukuuma banansi...
Katikkiro Charles Peter Mayiga alabudde abazadde bulijjo okwewala obusungu obwetumbiizi nga bagunjula abaana ku nsonga ez’omugaso. Okwogera bino, Katikkiro Mayiga abadde atikkula...
Omulabirizi Ssebaggala asabye bana Uganda okuvangaayo okusiima ebimu ku bintu Gavument bye bakoledde mubitundu byabwe n’asiima Minister Lugolobi olw’okukolera ekitundu kye n’amusaba...
Recent Comments