Abayizi mu masomero ag’enjawulo basabiddwa okwekuuma ennyo ekirwadde ki Mukenenya ekisimbye ennyo amakanda mu bavubuka ensangi zino basobole okukuuma Obwakabaka. Okusaba kuno...
Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga yeewuunyizza Gavumenti olwa ky’ayise okusima oluwonko wakati w’abasomesa ba ssaayansi n’ab’amasomo ag’embeera z’abantu n’ensi aga ‘arts’...
Gavumenti yaragidde abasomesa bonna abaatadde ebikola wansi nebeediima okudda mu bibiina oba sikyo balekulirire emirimu gyabwe. Kino kyaddiridde abasomesa nga bayita mu...
Bannayuganda basabiddwa okwesiga Katonda mu kaseera kano nga eggwanga liri mu katyabaga k’ebyenfuna. Bino byogeddwa Rev. Ivan Waako mu kusaba ku kkanisa...
Ssettendekero wa Muteesa I Royal University yayingidde omukago n’eggwanga lya Iran okugabana amagezi ku nsonga za Tekinologiya, Ennono awamu n’ebyenjigiriza okwongera okulaakulanya...
Akulira oludda oluwabula gavumenti mu Palamenti era omubaka wa Nyendo Mukungwe, Mathias Mpuuga Nsamba yasabye Abakristu okweggyamu omuze ogwokusabiriza Abazungu batandike okwekolera...
Pulezidenti Museveni ne mukyalawe era Minisita w’ebyenjigiriza, Janet Museveni amatikkira ga Makerere University agoomulundi ogwa 72, bagetabiddeko nga bali ku zoom oba...
Amatikkira ga Makerere University ag’omulundi ogw’e 72 gatandika leero nga May 23 gaggwe ku Lwokutaano nga May 27, 2022. Okusinziira ku kiwandiiko...
Kampuni ya Google erangiridde nga olulimi Oluganda bweruli olumu ku nnimi 24 ezigattiddwa ku kibanja kino nga kati kisoboka okukyuusa n’ okuzivuunula...
Omuwendo gw’abayizi abazzeeyo mu masomero ag’enjawulo mu kibuga Mukono mutono ddala nga n’ebibiina ebimu bikalu, wabula nga kino ab’amasomero bakitadde ku mbeera...
Recent Comments