MUBUGANDA abakyala buli mwaka batekateeka tabamiruka wabwe era ono akulilwamu nabagereka yennyini era nayambibwako oyo yenna gwaba alonze okumuyambako kuluno yalonze Minisita...
Owek. Charles Peter Mayiga awagidde ekya Minisita omuggya Balaam Barugahara okukulembera enteekateeka y’okuyimbula bannakibiina ki National Unity Platform (NUP) abakwatibwa ku nsonga...
EMISANGO gy’okulagajjalira abaana 4,730 gye gyaloopebwa mu mwaka oguwedde, bw’ogeraageraanya n’egyo 6,505 egyaloopwa mu mwaka 2022 nga wano waaliwo okukendeera kwa 27.3...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll asiimye emirimu ejikolebwa ba Jaaja abataka abakulu ab’obusolya omuli nókutegeka omusomo gwÓbuwangwa nénnono gwebaategeka omwaka oguyise...
Namungi w’omuntu akedde kweyiwa mu Bulange e Mengo ewategekeddwa olusiisira lw’eby’obulamu. Olusiisira lutegekeddwa ekitongole kya Kabaka Foundation, nga kiyambibwako ministry y’Obwakabaka ey’ebyobulamu,...
Abadde asonseka Kaamulali mu mbugo z’omwana asindikiddwa ku limanda Omukyala Nakakande Safina myaka 27 nga mutuuze ku kyalo Manyangwa, A cell, Kasangati...
Ekizinga kye Bussi ekisangibwa mu district ye Wakiso kifunye amasannyalaze agasookedde ddala mu kitundu kyabwe, agasuubirwa okuyamba okusitula eby’obusuubuzi n’emirimu emirala mu...
Poliisi eggalidde omwetissi w’emigugu eyabuzeewo ne ssente za mukamaawe emitwalo 80 n’azitwala okukolamu ebibye. Wisborn Ssekanabo omwetissi w’emigugu ye yakwatidwa oluvanyuma lw’okubulawo...
Bannalulungi bebyobulambuzi mu Buganda ne Uganda baalambudde n’okuyonja amasiro g’e Kasubi wamu n’okutumbula endabika y’ekifo kino. Bano baakulembeddwamu Josephine Namaganda nga ye...
Abatuuze b’e seta baguddemu entiisa mutuuze munnaabwe bw’atomeddwa emmotoka ebadde yeetisse ssemiti ng’adda awaka n’afiirawo. Umar Farouk Mutumwa ow’emyaka 29 ng’abadde mukozi...
Recent Comments