Amawulire

Bannalulungi bayonjezza n’okulambula amasiro.

Bannalulungi bebyobulambuzi mu Buganda ne Uganda baalambudde n’okuyonja amasiro g’e Kasubi wamu n’okutumbula endabika y’ekifo kino. Bano baakulembeddwamu Josephine Namaganda nga ye Nnalulungi w’ebyobulambuzi mu ssaza ly’e Kyadondo era eyakwata ekyokubiri mu mpaka z’obwannalulungi mu Buganda 2023/2024. Namaganda yagambye nti baasazeewo okujja okuyonja amasiro gano okusobozesa abantu abagabeeramu n’abo abagalambula okusanga nga gali mu mbeera nnungi era egaweesa ekitiibwa. Katikkiro w’amasiro g’e Kasubi, David Nkalubo bano yabasabye okwongera okwagala obuwangwa bwabwe at5e babuyigirize n’abalala be bawangaala nabo omwo mwe muli ensibuko yaabwe.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });