Omuyimbi era munnansi w’eggwanga lya Tanzania Diamond Platnumz yasasulwa emitwalo 10 eza Dollar ($100,000), okuyimba mu kuwenja akalulu okwali mugwanga lya Kenya era n’ayimbira eddakiika kumi zokka.
Ono Oluvannyuma yagula ennyonyi.
Omuyimbi Diamond Platnumz yomu kubayimbi abasinga okusasulwa ku ssemazinga wa Africa.