Emirambo gy’amagye ga Russia ne Ukraine gigwa misana na kiro oluvanyuma lwa Vladimir Putin akulembera Russia okuwa ebiragiro akiri okukozesa bbomu ez’obutwa okusinza okumunyumiza nti olutalo lulemye.
Mu kafubo ne bakomanda be batuuma mu ddwaniro e Ukraine ku wikendi, Putina eyabadde yeesabis enkampa olwokutya obutwa mu ofiisi ye yalabudde ensi yonna nti ateekwa okuwangula olutalo lwe yagendamu.
Bino byabadde biri Russia kyokka nga e Bungereza ne Amerika ba pulezidenti JOeBaiden ne Boris bawra nti Ukraine erina okuwangula omulabe Russia
Bano bategeezezza nti bapakidde buli kyakulwanyisa ekyetaagisa okukuba Russia.
Bino byabadde byakayogerwaPutin ne yeewaana bwe yakubye ennyonyi za Ukraine satu omulundu gumu ne zisaanawo ate nagamba nti ekyo kituuza agenda kuseseggula okwesasuza emmeeri eye lugogoma eyakubiddwa wiiki eyomunda.