Amawulire

Lirino eddwaliro eritalina kaabuyonjo lifunye alijuna

NAKIFUMA

Kyadaaki eddwaliro lya Kikube Health Centre II eritalina kaabuyonjo ku kyalo Kakuukuulu mu ggombolola y’e Kasawo lifunye alijuna.

Ababaka n’abatuuze nga beetegereza awatonya

Omubaka wa Nakifuma, Fred Ssimbwa Kaggwa y’alitaddemu ssente okulidabiliza.  Lino lisangiddwa nga terilina kaabuyonjo, litonya, edagala temuli nga n’ebitanda mulimu bibiri(2) byokka.  Kyategerekese nti abasawo n’abalwadde okwetewuluza badukira ku ssomero eririnaanyewo.

Eyali kabuyonjo ng’emezeemu emiti

Ng’ali ne Hanifa Nabukeera omubaka omukya owa Mukono disitulikiti, Ssimbwa yategeezezza abatuuze nga bwagenda okulidabiliza era wa kulibakwasa ku lunaku lwa Bamaama, May 8.  Mathias Mpuuga akulira oludda oluvuganya mu paliyamenti yagenda okubeera omugenyi omukulu.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });