Ebyobufuzi

Museveni alabudde Bana Uganda ku ngendo z’ebweru we eggwanga* mujja kuleeta wano covid

Museveni alabudde Bana Uganda ku ngendo z'ebweru we eggwanga

Pulesidenti Museveni okulabula akukoze akakasa eggwanga  nga abayambi 3 beyabadde nabo eDubai  bwe bazulidwamu ekirwadde kya Covid19. Ono agambye  nti bagenze kudamu okubakebera nga bakomyewo okuva mumwoleso e Dubai nga abayambi basatu bafunye ekirwadde kya covid19 newakubadde ye nabalala babadde balamu wabula nga bakudamu babakebere.

Ono okwogera bino asinsidde ku mikolo gya amefuga g’eggwanga  ago omulundi ogwa 59 ekololo nategeeza nti kyeyayisemu nga eDubai kubere okulabula eri bana Uganda abatambula engendo ze ejenjero  nti bandizalira eggwanga akabasa.

Museveni yategezezza  nti. ” newakubadde abantu  e’Dubai babadde  begendereza  nga fena twakeberebwa era nga twagemebwa wano, munkambi yange bazudemu 3 nga bakwatidwa covid19.”

Yagambye nti ababiri akawuka bakafunira Dubaai ate omu yakafunira mu ggwanga lya Ethopia Museveni  gye yagenda okwetaba ku mikolo gyo okulayiza omukulembeze  we eggwanga  lino.

” Omu kubano yali makanika wa nyonyi yange era yali nafe ekyomukisa omulungi bageze okutkebera nga tuli balamu newakubdde bajja kudamu batukebere.” Museveni  bwatyo bwe yategezezza.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Most Popular

To Top