Obutakkaanya bwa Ibrahim Ssemujju Nganda (Kira) ne Yusuf Nsibambi (Mawokota South) buzzeemu nga ku mulundi guno busibuse ku alina okutuula mu ofiisi...
Mugisha Uthman Mubaraka owa NRM awangudde obwa ssentebe bwa district y’e Hoima. Mugisha afunye obululu 18353. Muhumuza Vincent Savana abadde talina kibiina...
Akulira oludda oluvuganya gavumenti mu Palamenti , Mathias Mpuuga ayogedde okutabula ebya Muhammad Ssegirinya bwe yeemulugunyizza ku ngeri hye yafuluma eggwanga okugenda...
Ensonda mu nkambi ya Besigye zikakasizza nti Lukwago yagaanye eby’okulekera Musumba nga yatandiise enteekateeka ne Ssemujju okutandika okuyiga obuwagizi bw’okutwala bukulembeze bw’ekibiina...
Ekisaakaate kya Nnaabagereka eky’omulundi ogw’e 17 eky’omwaka 2024 kitongozeddwa. Ekisaakaate kyakuyindira ku ssomero lya Homesdallen erisangibwa e Gayaza mu ssaza lya Ssabasajja Kabaka...
Bannamateeka abawolereza bannakibiina kya NUP 11 abali mu nkomyo ku misango gy’obutujju, basabye kkooti okugoba omusango guno, nti kubanga oludda lwa government...
Ssentebe wa LC5 e Mbale,Muhammad Mafabi agabye omumyuka we Tony Wamagale nga kigambibwa nti kivudde ku butakkaanya bwe baludde nga balimu naye...
Embeera ku kitebe kya NUP e Kamwokya ebadde ya bunkenke nga baaniriza ebikonge okuva mu bibiina ebirala okuli DP, NRM ne FDC...
Olwaleero, Minisitule y’ebyensimbi lw’egenda okusoma embalirira y’omwaka gw’ebyensimbi ogwa 2023/24. Embalirira eno yayisibwa dda Palamenti nga ya buwumbi 52,730 nga Minisita w’ebyensimbi...
Recent Comments