Amawulire

Omuvubuka yetugidde ku buko.

Natiigo Vincent yetugidde mu luggya lwa kitaawe amuzaalira omukyala, mu bigambibwa nti kyavudde ku mukyala we okunoba emyaka 3 egiyise n’amwegayirira adde mu maka ge neyeerema.

Amawano gano gagudde ku kyalo Kiyanja South Division Mubende municipality, mu maka ga Ssalongo Nteemu.

Natiigo yetugidde ku muti gw’omuyembe oguli mu luggya, oluvannyuma lw’enfunda eziwera okugendayo nga yegayirira mukyala we Namata Grace adde mu makage.

Abatuuze bagamba nti Namata yali yerayirira obutadda mu maka ga Natiigo, olw’okumubonyabonya kweyamuyisaamu.

Police eyitiddwa n’eggyayo omulambo negutwala mu ggwanika ly’eddwaliro e Mubende.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });