Amawulire

Omuyimbi Kiflex asazeeko Kenzo ne bakola kolabo ya ‘My Life’.

Mwana mulenzi Kiflex nga amannya ge amatuufu ye Kilian Afuso Fulie olwalabye omuyimbi Eddy Kenzo mu America ng’alabiseeko mu mpaka za Grammy n’akozesa akakisa kano n’anonya ku Kenzo ne bakola kalabo y’oluyimba lwe batuumye “My Life”

Wadde nga Keflex abeera mu America wabula nzaalwa y’e Cameroon.

Kiflex agamba yakoze akayimba kano nga tekoogera ku bulamu bwe nga’omuntu wabula nga kakwata ku buli muntu akola ekyamaanyi n’ekigendererwa okusobola okuva mu bulamu obubi.

Akayimba kano katandise okukwata abantu omubabiro.

Vidiyo erimu abaana abazannyi okuva mu kibiina kya Masaka Kids Africana abanyeenya ebiwato n’e banyumisa oluyimba okuzaama.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });