Abayizi ba P.7 batandise okukola ebigezo byabwe, bakeeredde mu kukola olupapula lwa Mathematics, ate olweggulo bakutuula olupapula kwa Social Studies. Olunaku...
Minisita w’ebyentambula mu ggwanga erya South Africa Sindisiwe Chikunga, awanjagidde ebitongole ebikuuma ddembe omuli Poliisi okunoonya ababbi, abaatutte ebintu bye. Minisita Chikunga...
Gereson Wabuyi amanyikiddwa ng’omuyimbi Gravity Omutujju ayongedde okulaga nti ddala mu Uganda, y’omu ku bayimbi abakwatiridde ekisaawe ky’okuyimba. Enkya ya leero,...
Kkooti ento eya City Hall mu Kampala eyimbudde ssentebe wákakiiko kéttaka aka Kampala Land Board Munnamateeka David Balondemu ku kakalu kaayo...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’empuliziganya mu ggwanga ki Uganda Communications Commissions (UCC) kirangiridde nsalessale wa nga 12.November, 2023, okusalako ennamba za ssimu...
Ministry y’ebyenjigiriza eronze Prof. Celestino Obua nga ssentebe w’olukiiko olukulembera ekitongole ky’ebigezo mu ggwanga ekya UNEB. Prof.Obua azze mu bigere bya...
Poliisi y’e Mityana etandiise okunoonyereza, okuzuula ekituufu ekyavuddeko abantu 3 okufiira mu kinnya mu fakitole y’emwanyi eya Zigoti Coffee Factory ku kyalo...
Omugagga alaze nti kafulu nnyo mu nsonga z’omu kisenge. Okusinzira ku vidiyo eri mu kutambula ku mikutu migatta abantu omuli ogwa X,...
Omusajja mu disitulikiti y’e Kaliro akwatiddwa ab’obuyinza ku by’okukuba omwana we ow’emyaka 8 n’amutta olw’okumubba omutwalo 18000. Omukwate ye Musa Musamali...
Poliisi mu Kampala etandiise okunoonyereza ku ngeri omusuubuzi ate omugagga Henry Katanga gye yatiddwamu mu makaage. Katanga abadde mutuuze w’e Mbuya...