Omusajja mu disitulikiti y’e Kaliro akwatiddwa ab’obuyinza ku by’okukuba omwana we ow’emyaka 8 n’amutta olw’okumubba omutwalo 18000. Omukwate ye Musa Musamali...
Poliisi mu Kampala etandiise okunoonyereza ku ngeri omusuubuzi ate omugagga Henry Katanga gye yatiddwamu mu makaage. Katanga abadde mutuuze w’e Mbuya...
Enteekateeka ya government ey’okuteeka digital number plates mu bidduka etandise okussibwa mu nkola, etandise n’emmtoka za government. Enkola eno eya Intelligent...
Poliisi y’e Kira ekutte maama Rose Musubika myaka 27 amanyikiddwa nga Musiya ku misango gy’okutta abaana ne, nabaziika mu nnyumba. Musuyi, mutuuze...
Abantu 4 abakwatibwa ku misango gy’obutujju ne bakkiriza okuba abayeekera ba Allied Defense Forces (ADF), era basibiddwa emyaka 7 buli omuli oluvanyuma...
Rashid Kasumba amanyiddwa nga Swahaba Kasumba omuyimbi w’ennyimba z’Amataali ayimbuddwa ku bukwakkulizo obukakali okuli n’okubowa eby’obugagga bye singa tamalaayo ssente zimubanjibwa....
Mukozi munnaffe ku BBS Terefayina Eng. Ssenabulya Ahmed afiiridde mu kabenje mu bitundu by’e Nsangi mu Wakiso, bw’abadde agenda ku Masengere...
Poliisi mu district ye Nakaseke ekutte Rashid Katongole ng’emutebereza okutta mukyalawe Monica Kunihira abadde atemera mugyobukulu 35. Kigambibwa nti Katongole okutta...
Omusirikale D/IP Balikowa ali ku misango gy’okusobya ku mukyala, agobeddwa mu kitongole ekya Poliisi, avunaanibwe ng’omuntu wa buligyo. Afande Balikowa, yabadde akulira...
Poliisi egamba nti omusirikale waabwe Thomas Otim myaka 49 eyakwatiddwa ku misango gy’okusobya ku mwana myezi 21, bamutwala mu kkooti ng’omuntu wa...