Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II akangudde ku ddoobozi ku nsonga enkulu ezigenda mu maaso mu ggwanga. Ng’asinzira mu Lubiri e...
Poliisi ezinzeeko ennyumba e Bwebajja mu Estate ya Akright n’enunula abawala 131 ababadde bakuumirwamu n’ekigendererwa eky’okutwalibwa ku kyeyo mu mawanga ga Buwarabu...
Omukulembeze weggwanga YK Museveni asuubirwa okutongoza enteekateeka y’ekibiina ky’amawanga amagatte ng’essira eriteeka ku bavubuka mu kukuza olunaku lw’abavubuka mu Ggwanga mu Disitulikiti...
Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebe 11, yeenyumiriza mu nkulaakulana y’embeera z’abantu n’ebyenfuna ebitukiddwako mu bwakabakabwe. Bino abyogeredde mu Lubiri e...
Ssaabasajja Kabaka, Ronald Muwenda Mutebi II asinzidde ku bikujjuko bye eby’okuweza emyaka 30 ng’atudde ku Nnamulondo n’ategeeza nti omulimu gw’okuzza Buganda ku...
Abasajja nga babiibya amazina amaganda. Kabaka nga awuubila ku bantu be.
Poliisi mu Kampala némiriraano ekoze ekikwekweto ku bagoba ba Bodaboda abasuka mu 500 bayooledwa ne bodaboda zabwe. Waliwo bodaboda ezikwatiddwa olw’obutaba na...
Eyaliko omubaka wa Makindye West, mu lukiiko lweggwanga olukulu era nga yaliko senkagale wekibiina kye byobufuzi ekya JEEMA, Hussein Kyanjo mukama amunyuludde...
Kkooti ejulirwamu esalidde omusajja ow’emyaka 60 ekibonerezo kya kusibwa emyaka 23 lwa kusobya ku muwala ow’emyaka 10. Omusango guno Fred Bamuwaira yaguza...
Busia will for long remember last Saturday after a blistering Fortebet-Alex Muhangi soccer tour. As it has been, the football fever started...