Omuyimbi omu South Africa Costa Titch 27, ng’amannya ge amatuufu ye Costa Tsobanoglou afudde kikutuko bw’abadde ayimba ku siteegi. Ono afudde ekiro...
Ennaku zino kizibu okubala amaka 10 nga tosanze balina mulwadde wa puleesa oba sukaali oba byombi. Ggwe alina emu ku ndwadde zino...
Ekitongole kya KCCA kigadde oluguudo lwa Binaisa road oluva ku Nkulungo ye Mulago okudda ku nkulungo yo Kubbiri ku Gayaza road, olw’entekateeka...
Ronald Bameka 46, akulira abasawo b’ebisolo mu distukiti y’e Lyantonde era omutuuze mu Kaliro A Lyantonde Town Council y’asimbiddwa mu kkooti n’avunaanibwa....
Abasuubuzi abakolera ku kizimbe kya ssentebe wa Buganda Twezimbe Freeman Kiyimba ekya Freeman Hypermarket, bazzeemu okukakkalabya emirimu oluvannyuma lw’ekitongole kya KCCA okuggyako...
Ababaka abatuula ku kakiiko ka Palamenti aka COSASE basobeddwa oluvannyuma lwa KCCA n’omubazi w’ebitabo bya gavumenti okulemererwa okukkaanya ku ssente entuufu KCCA...
Eddembe ly’abakyalaterikomye ku kusitulwa gavumenti eya wakati yokka naye okusinziira ku, minisita Noah Kiyimba avunaanyizibwa ku byamawulire n’empuliziganya e Mmengo n’Obwakabaka obw’omulembe...
Poliisi etandise okuyigga akabinja k’abazigu akali emabega w’okumenya amayumba mu budde obw’ekiro ne kanyagulula n’okukola effujjo naddala ku bakazi n’abawala. Kiddiridde poliisi...
Minisita wa Russia ow’ebyokwerinda yeesozze eddwaaniro mu Ukraine okuzzaamu abalwanyi amaanyi n’alambula n’ebimu ku bibuga ebyawambibwa Russia. Sergei Shoigu yasookedde mu kibugaMariupol...
Amaggye ga UPDF mu butongole gawaddeyo bannaKenya 6 abaakwatibwa n’emmundu nga bayingidde mu Uganda ne kigendererwa okunyagulula ente mu bitundu bye Karamojja....