Fortebet clients in Mbale, Nakaloke and Kapchorwa will take long to forget last weekend after bagging lots of gifts. Over 1000 clients...
Kino kiddiridde endagaano y’abadde akulira ekitongole kya poliisi ekizikiza omuliro, AIGP Joseph Mugisa okuggwako n’etazzibwa buggya ne yeegatta ku baserikale abaali bakulira...
Abasajja babiri nga bannaUganda basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Mpigi, ku bigambibwa nti baakukusa abantu okuva mu Burundi nebabayingiza Uganda. Ssali...
Rev. Bro. Fr. Annattoli Waswa, aziikiddwa olwa leero. Ebikumi n’ebikumi by’abakristu betabye ku mikolo gy’okumuweekera, wakati mu kitambiro kya missa ekikulembeddwamu omusumba...
Abantu ab’enjawulo bakungubagidde abadde munna NRM, Vincent Kimbugwe eyattibwa ku Lwokuna lwa Ssabbiiti ewedde abantu abatannategeerekeka omulambo gwe ne gusuulibwa e Bwaise...
Bamaseeka abeegattira mu kibiina kya Nabugabo Swadaka ekivunaanyizibwa ku kubudaabuda Bamaseeka n’abantu abataliiko omwasirizi bennyamivu olw’abafere abasusse okwerimbika mu ddiini y’Obusiraamu nga...
Ekitongole ekivunanyizibwa ku bisolo byomusiko ekya Uganda Wildlife Authority kikutte abantu babiri ku bigambibwa nti baliko kyebamanyi ku Mpologoma ezafudde mu kkuumiro...
Minister w’amawulire n’okulungamya eggwanga Dr Chris Baryomunsi yaddusiddwa kipayoppayo mu ddwaliro ekkulu e Mulago okuva mu district ye Kanungu. Minister azirikidde ku...
Ku kyalo Ngombere mu Ggombolola ye Mpunge e Mukono, waliyo abafumbo babiri abafunye obutakanya lwa sente emitwalo esatu omwami z’abadde asaba omukazi,...
Kkooti zonna okwetoloola eggwanga enkya ya leero ziddamu okukakkalabya emirimu, oluvannyuma lw’oluwummula olw’ennaku 15 okukommekerezebwa. Omwezi oguwedde kkooti zaagenda muluwummula lwa nnaku...