Kaliisoliiso wa Gavumenti Betty Kamya alabudde abakozi ba gavumenti abasookerwako obutakozesebwa banne mu kwenyigira mu nguzi. Agamba nti bambega, bwebatandika okunonyereza wekanga...
Abazadde babasabye okutwala abaana baabwe ku ofiisi za National Identification Registration Authority {NIRA} babawandiise . Omwogezi w’ekitongole kino Osburn Mushabe, agambye nti...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bibuuzo mu ggwanga ki Uganda National Examinations Board kikakasizza abantu 14,000 abagenda okukiyambako okugolola ebigezo by’a bayizi ba...
Munnamateeka wa Muhammad Ssegirinya, omubaka we Kawempe North, Samuel Muyizzi agamba nti Ssegirinya ayongedde okunafuwa nga y’emu ku nsonga lwaki n’omulamuzi...
Sipiika wa district y’e Kayunga, Bulisoni Saleh agobye bakansala abakeera ku kitebe kya district okutayaaya n’abalagira babeere mu magombolola bawulirize ebizibu...
Minisitule evunanyizibwa ku nsonga z’abakozi ba government eya Public Service, kyadaaki ekkirizza okuggyawo ekkoligo ly’obutawandiisa bakozi ku bitongole bya government ebimu, okubisobozesa...
Emmotoka kika kya Toyota Premio esaangiddwa ng’erekeddwa mu kkubo wakati mu lusenyi ku kyalo Bugenge mu ggombolola ye Mateete mu district ye...
Sipiika Annet Anita Among alagidde ababaka b’oludda oluwabula gavumenti abeekandaga ne bafuluma palamenti nga bakulemberwa Mathias Mpuuga abutaddamu kukola mirimu gya...
Abasuubuzi 25 bebakafa mu ggwanga lya Nigeria mu ssaza lye Niger oluvanyuma lwa tuleera okulemererwa ddereeva, neyingirira ekkubo eddala. Tuleera yabadde egenda...
Ekitongole ekivunanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ennambika eyenjawulo ku kibuuzo ky’olupapula lwa Physics owo’obwoleke, abayizi ba S.6 lwebagenda okukola...
Recent Comments