Amawulire

Tebandeke talekeka mu ssaala z’e Kitimbwa

KAYUNGA

Omubaka w’e Bbaale mu paliyamenti, Charles Tebandeke y’omu ku bakulembeze abasabirwa mu buli misa ku kigo kya St. Matia Mulumba e Kitimbwa mu Bbaale.

Bano okumusabira buli lukedde kidiridde ensawo za ssementi kikumu (100) zeyabawadde mu kumaliriza enyumba ya Katonda e Kitimbwa.  “Akatono ketufuna kwetudiza abantu baffe,” Tebandeke bwe yategeezezza Ssekanolya.  Ono yawerekeddwako ababaka okuva mu kibiina kya NUP ab’egatira mu mukago ogumanyiddwa nga G-20

Tebandeke (wakati) ng’ali naba G-20 mu kusaba

G-20 erimu ababaka ba NUP abiri (20) bokka nga buli mwezi babaako gwe basondera mu nkola ya ‘niigina’ okudiza ku bantu b’ekitundu ky’akiikirira.  Omwezi guno (May) G-20 eri Nakifuma ew’omubaka Fred Ssimbwa Kaggwa era nga ye sentebe wabwe.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });