Amawulire

2 bafiiridde mu muliro ogukutte ennyumba .

Emirambo gy’abaana ebiri gizuuliddwa nga gifuuse bisiriiza, mu muliro ogukutte ennyumba ku kyalo Mutaayi mu gombolola ye Buwenge mu district ye Jinja.

Omuliro guno gukutte ku ssaawa nga 6 ez’ekiro.

Police wamu n’abakulembeze b’ekitundu okuli ne Sentebe wa district Batwala Moses batandkiddewo okunoonyereza ekivuddeko omuliro.

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top