Amawulire

Abagamba mbu ssimanyi kuyimba live munuune ku vvu.

Spice Dina asekeredde abamulumba mbu yayimba bubi mbu era Live yamulema.

Mu bubaka bweyatadde ku mukutu gwe ogwa Snap Chat yagambye nti buli kintu ekyabadde ku kivvulu kye kyabadde kirungi ate nga ky’akabi era nti abo bokka ab’ennungu bebagezaako okunoonya ekintu kyebasobola okwogera okunafuya ekivvulu kye. 

Bwemuba mw’abadde mwagala nnyimbe nga Celinedion ekyo si kisobola kubanga nze Spice Diana era abawagizi bange bakimanyi bulungi ndi muyimbi mulungi ate bwobeera oyimba Live obeera towulikika ng’ayambira ku CD. Bwatyo Spice Diana bwategeezezza.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top