Amawulire

Abasawo b’emitwe 400 batendekeddwa okwagala ensi yaabwe.

Abayizi 400 ku abo abasoma eby’okujjanjaba abalwadde b’emitwe ku ssomero lya Butabika School of Psychiat ric and Nursing be beetabye mu kutendekebwa obukodyo bw’okwagala ensi yaabwe.

Akulira eby’empuliziganya mu kitongole kya National Secretariat for Patriotism Corps-Uganda, Maj.Herbert Arinaitwe ategeezezza nti omusomo guno gwatandika ku Mmande ewedde era nga gusuubirwa okuggalwawo ku Lwokutaano lwa wiiki eno.

Agambye nti essira balitadde ku ky’okubuulirira abayizi bano okulembeza empisa n’obuntubulamu nga bakola ku balwadde, okufaayo ku nkulaakulana y’ensi yaabwe, okwagalana, n’okulafuubanira okwegatta n’okukolera awamu ng’ekitole ku nsonga ezitwala Uganda mu maaso,East Afrika, ne Afrika okutwalira awamu.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });