Amawulire

Ekyuma ekizimbiddwa NAADS e Kayunga kigumizza abalimi.

Wabaddewo obweraliikirivu mu balimi b’ennaanansi mu Kayunga ne disitulikiti ezeetoolodde ku bw’anannyini bw’ekyuma kino ekyazimbibwa ekitongole kya NAADS e Busaala mu ggombolola y’e Kayunga mu disitulikiti y’e Kayunga nga balowooza nti ekyuma kiyinza obutabagasa ng’abalimi.

Bano baabadde basisinkanye ababaka ba palamenti abatuula ku kakiiko k’ebyobulimi n’obulunzi abaakulembeddwa amyuka ssentebe waako, Dr. Agnes Atim Apea abaabadde balambula pulojekiti z’obulimi n’obulunzi gavumenti z’etaddemu ssente okulaba nga ddala zisobola okuyamba omuntu wa wansi.

Dr. Samuel Mugasi akulira NAADS agamba nti baafuna ebbaluwa okuva ewa pulezidenti ng’ebalagira okuzimbira aba Entebe Miracle Center ekyuma ekikamula ennaanansi kyokka nga kigenda kugasa ekitundu kyonna kuba abalimi be bagenda okukiguza ennaanaansi ezigenda okukamulwanga.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });